eddembaawaka; ly’eddembe munsiyonna

Kerem Alp 08.12.2019
Bassebo ne banyabo,

Mwebale kujja! Nsanyuse okubalaba. Nsanyuse okubeera naamwe leero.

Leero, lunaku lwakitiibwa era lwassanyu.

Ndi musanyufu okugabana akaseera kano n’abagole baffe.

Bannaffe, muyogeeyoge.

Abagole baffe, muli baamukisa kubanga muli munsi eyeddembe.

Eriffe abatuluuki eddembe kyekirabo ekisinga omuwendo.

Kitaffe Mustafa Kemal, pulezidenti omuberiyeberiye, yakkatiriza nti: “eddembaawaka; ly’eddembe munsiyonna”.

Nolwekyo, obubaka bwange jemuli bwebuno:

- Mukuume eddembe mumaka gamwe, era;

- Mukuume eddembe munsii yamwe!

Mwebale nyo, mwebalire ddala.

(Olulimi oluganda - Luganda dili)

(Başbakan Ruhakana Rugunda'nın onur konuğu olduğu, Büyükelçi Dr. Rashid Yahya Semuddu'nun oğlunun düğünü sırasında yapılan konuşma)

Atatürk

Pazartesi - Cuma

09.00 - 12.30 / 14.00 - 18.00

26.01.2026 26.01.2026 Kurtuluş Günü
16.02.2026 16.02.2026 Başpiskopos Janani Luwum Günü
8.03.2026 8.03.2026 Dünya Kadınlar Günü
20.03.2026 20.03.2026 Ramazan Bayramı
3.04.2026 3.04.2026 Paskalya
6.04.2026 6.04.2026 Paskalya
1.05.2026 1.05.2026 1 Mayıs İşçi Bayramı
27.05.2026 27.05.2026 Kurban Bayramı
3.06.2026 3.06.2026 Uganda Şehitleri Anma Günü
9.10.2026 9.10.2026 Uganda Bağımsızlık Günü (9 Ekim)
25.12.2026 25.12.2026 Noel
26.12.2026 26.12.2026 Boxing Day
1.01.2027 1.01.2027 Yılbaşı